Psalms 104:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'obiwa, nga bigikuŋŋaanya; bw'ofunyulula ekikonde kyo, ne bikkuta ebirungi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’ogibiwa, nga bigikuŋŋaanya; bw’oyanjuluza engalo zo n’obigabira ebintu ebirungi ne bikkusibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Gy'obiwa gye bikuŋŋaanya; Oyanjuluza engalo zo, ne bikkuta ebirungi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ggwe obigabula ne birya, obigabira ne bikkuta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Gy'obiwa gye bikuŋŋaanya; Oyanjuluza engalo, ne bikkuta ebirungi.