Psalms 104:29 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'okweka amaaso go, nga bitekemuka; bw'omalamu omukka gwabyo, nga bitondoka, nga biddayo mu nfuufu yaabyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’okweka amaaso go ne byeraliikirira nnyo; bw’obiggyamu omukka nga bifa, nga biddayo mu nfuufu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okisa amaaso go, ne byeraliikirira; Obiggyamu omukka gwabyo, ne bifa, Ne bidda mu nfuufu mwe byava.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'otunula ebbali, ne byeraliikirira, bw'obiggyamu omukka, ne bifa, ne bidda mu nfuufu mwe byava.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okisa amaaso go, ne byeraliikirira; Obiggyamu omukka gwabyo, ne bifa, Ne bidda mu nfuufu yaabyo.