Psalms 104:3 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
olubiri lwo olwa waggulu oluzimba ku mazzi; ebire obifuula kigaali kyo, otambulira ku biwaawaatiro by'empewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’ateeka akasolya k’ebisulo bye eby’oku ntikko kungulu ku mazzi; ebire abifuula amagaali ge, ne yeebagala ebiwaawaatiro by’empewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Asimba empagi ez'enju ze mu mazzi; Afuula ebire eggaali lye; Atambulira ku biwaawaatiro by'empewo:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ozimba ennyumba yo ku mazzi aga waggulu, ofuula ebire ekigaali kyo, ne weebagala ku biwaawaatiro by'embuyaga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Asimba empagi ez'enju ze mu mazzi; Afuula ebire eggaali lye; Atambulira ku biwaawaatiro by'empewo: