Psalms 104:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bw'osindika Mwoyo wo, nga bitondebwa, enfaanana y'ensi n'ogizza buto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’oweereza Omwoyo wo, ne bifuna obulamu obuggya; olwo ensi n’ogizza buggya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Otuma omwoyo gwo, ne bitondebwa; Era ensi n'ogizza buggya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bw'obiteekamu omukka ne biba biramu, ensi n'ogizza buggya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Otuma omwoyo gwo, ne bitondebwa; Era ofuula obuggya amaaso g'ettaka.