Psalms 104:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Wagibikka ennyanja ng'ekyambalo; amazzi gaagulumira okusinga ensozi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Wagibikkako obuziba ng’ekyambalo; amazzi ne gatumbiira okuyisa ensozi ennene.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Wagibikkako ennyanja ng'ekyambalo; Amazzi ne gaanjaala waggulu w'ensozi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Wagibikkako ennyanja ng'ekyambalo, amazzi ne gabikka ensozi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Wagibikkako ennyanja ng'ekyambalo; Amazzi ne gayimirira waggulu w'ensozi.