Psalms 105:11 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nti: “Ggwe ndikuwa ensi Kanaani, ng'omugabo gw'obusika bwo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ndikuwa ggwe ensi ya Kanani okuba omugabo gwo.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ng'ayogera nti, “Mmwe ndibawa ensi ya Kanani, ebeere omugabo ogw'obusika bwammwe,”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yagamba nti: “Ndibawa ensi ya Kanaani, eribeerera ddala yammwe ku bwammwe.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ng'ayogera nti Ggwe ndiwa ensi ya Kanani, Omugabo ogw'obusika bwammwe: