Psalms 105:12 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baali bakyali batono ddala, mpa we bazira, ate abasenze obusenze,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baali bakyali batono, nga si bangi n’akamu, era nga bagwira mu nsi omwo,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe baali abantu abatono omuwendo gwabwe: Weewaawo, abatono ennyo, era nga batambuze mu nsi omwo;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baali bakyali batono nga tebannawera, era nga batambuze mu nsi eyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe baali abantu abatono omuwendo gwabwe: Weewaawo, abatono ennyo, era abo batambuze omwo;