Psalms 105:13 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
baabunganga nga bava mu ggwanga lino bagenda mu liri; bava mu bwakabaka buno bagenda mu buli,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
baatambulatambulanga okuva mu ggwanga erimu okulaga mu ddala, ne bavanga mu bwakabaka obumu ne balaga mu bulala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne batambulatambula mu mawanga agatali gamu, Nga bava mu bwakabaka ne baggukira mu bantu abalala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
nga batambula okuva mu nsi emu okudda mu ndala, okuva mu bwakabaka obumu okudda mu bulala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batambulatambula mu mawanga agatali gamu, Nga bava mu bwakabaka ne baggukira mu bantu abalala.