Psalms 105:19 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
okutuusa nga kye yali agambye kituukiridde, ng'ekigambo ky'Omukama kiraze bw'ataliiko musango.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okutuusa bye yategeeza lwe byatuukirira, okutuusa ekigambo kya Mukama lwe kyamukakasa nti bye yayogera bya mazima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okutuusa ekigambo kye lwe kyatuukirira; Ekigambo kya Mukama kyamukemanga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
okutuusa nga kye yali ayogedde kimaze okutuukirira. Ekigambo kya Mukama kyakakasa nti yali mutuufu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okutuusa ekigambo kye lwe kyatuukirira; Ekigambo kya Mukama kyamukemanga.