Psalms 105:20 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kabaka n'atumayo, n'amusumulula, omufuzi w'amawanga n'amuta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kabaka n’atuma ne bamusumulula; omufuzi w’ensi eyo yamuggya mu kkomera.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kabaka yatuma n'amusumulula; Ye yafuga amawanga, n'amuteera ddala.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kabaka w'e Misiri yatuma ne bamusumulula, omufuzi w'amawanga n'amuta.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kabaka yatuma n'amusumulula; Ye yafuga amawanga, n'amuteera ddala.