Psalms 105:21 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yamufuula omukulu w'ennyumba ye, akulira ebibye byonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yamufuula omukulu w’eby’omu maka ge, n’akulira byonna omufuzi oyo bye yalina;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'amufuula omukulu w'ennyumba ye, N'amuteresa ebintu bye byonna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'amuwa obukulu mu nnyumba ye, n'amukwasa okulabirira ebibye byonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'amufuula omukulu w'ennyumba ye, N'amuteresa ebintu bye byonna: