Psalms 105:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Yisirayeli n'ayingira mu nsi y'e Misiri; Yakobo n'asengukira mu nsi y'e Kaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Oluvannyuma Isirayiri n’ajja mu Misiri; Yakobo bw’atyo n’atuula mu nsi ya Kaamu nga munnaggwanga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne Isiraeri n'ajja mu Misiri; Yakobo n'atuula mu nsi ya Kaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo Yisirayeli n'ajja e Misiri, Yakobo n'asenga mu nsi ya Haamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ne Isiraeri n'ajja mu Misiri; Yakobo n'atuula mu nsi ya Kaamu.