Psalms 105:24 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'awa abantu be ne bazaala nnyo, ne baba bangi okusinga abalabe baabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama n’ayaza nnyo abantu be; ne baba bangi nnyo, n’abalabe baabwe ne beeraliikirira,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayongera nnyo abantu be, N'abawa amaanyi okusinga abalabe baabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'awa abantu be okuzaala ennyo, n'abawa n'amaanyi okusinga abalabe baabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayongera nnyo abantu be, N'abawa amaanyi okusinga abalabe baabwe.