Psalms 105:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baakola mu bo obubonero bwe, ebikuuno mu nsi y'e Kaamu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bakola obubonero bwe obw’ekitalo mu bantu abo; ne bakolera ebyamagero bye mu nsi ya Kaamu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bakola obubonero bwe, mu Misiri; N'eby'amagero mu nsi ya Kaamu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bakola ebyewuunyo bye mu Bamisiri, n'ebyamagero mu nsi ya Haamu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bassa mu bo obubonero bwe, N'eby'amagero mu nsi ya Kaamu.