Psalms 105:28 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yasindika enzikiza ensi n'agikwasa kazigizigi; naye era baawaganyalira ekigambo kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yaleeta ekizikiza ensi yonna n’ekwata, kubanga baali bajeemedde ekigambo kye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aleeta ekizikiza, ekizikiza ne kikwata; Naye ne bajeemera ebigambo bye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama n'aleeta ekizikiza ne kikwata ku nsi, Abamisiri ne bajeemera ebigambo bye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aleeta ekizikiza, ekizikiza ne kikwata; Ne bajeemera ebigambo bye.