Psalms 105:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi gaabwe n'agafuula omusaayi, ebyennyanja byabwe n'abitta.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amazzi gaabwe yagafuula omusaayi, ne kireetera ebyennyanja byabwe okufa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'afuula amazzi gaabwe omusaayi, N'atta ebyennyanja byabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emigga gyabwe n'agifuula omusaayi, ebyennyanja byabwe ne bifa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'afuula amazzi gaabwe omusaayi, N'atta ebyennyanja byabwe.