Psalms 105:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mutendereze erinnya lye ettukuvu, emitima gy'abanoonya Omukama gisanyuke.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mumusuute, ng’erinnya lye ettukuvu muligulumiza; emitima gy’abo abanoonya Mukama gijjule essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mwenyumirizenga olw'erinnya lye ettukuvu: Omutima gw'abo abanoonya Mukama gusanyukenga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwenyumiririze mu ye Omutuukirivu, abeeyuna Mukama basanyuke.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mwenyumirizenga olw'erinnya lye ettukuvu: Omutima gw'abo abanoonya Mukama gusanyukenga.