Psalms 105:32 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kifo ky'enkuba, yabakuba omuzira; eggulu ne limyansa wonna mu nsi yaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yafuula enkuba okuba amayinja g’omuzira; eggulu ne libwatuka mu nsi yaabwe yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abawa omuzira mu kifo ky'enkuba, N'okumyansa ne kubuna mu nsi yaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abawa omuzira mu kifo ky'enkuba, n'okumyansa ne kubuna mu nsi yaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abawa omuzira mu kifo ky'enkuba, N'omuliro ogwaka mu nsi yaabwe.