Psalms 105:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Byasennya buli kimera kyonna mu nsi yaabwe; ne birya ebirime mu nnimiro zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne birya buli kimera kyonna mu nsi yaabwe, na buli kisimbe kyonna mu ttaka lyabwe ne kiriibwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bulya buli muddo ogwali mu nsi yaabwe, Ne bulya ebibala eby'ettaka lyabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne zirya ebimera byonna mu nsi yaabwe, ne zirya n'ebibala byabwe byonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne birya buli muddo ogwali mu nsi yaabwe, Ne birya ebibala eby'ettaka lyabwe.