Psalms 105:36 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yatta buli muggulanda yenna mu nsi yaabwe, ezzadde erisooka ery'amaanyi gaabwe gonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’azikiriza abaana ababereberye bonna mu nsi yaabwe, nga bye bibala ebisooka eby’obuvubuka bwabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era n'atta n'ababereberye bonna abaali mu nsi yaabwe, Abaali basinga amaanyi mu bazira baabwe bonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'atta batabani baabwe abaggulanda bonna mu nsi yaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era n’akuba n'ababereberye bonna abaali mu nsi yaabwe, Abaali basinga amaanyi mu bazira baabwe bonna.