Psalms 105:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Misiri yasanyuka bwe baagenda, kubanga entiisa yaabwe yali ebakutte.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abamisiri baasanyuka bwe baalaba Abayisirayiri nga bagenze, kubanga baali batandise okubatiira ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Misiri n'esanyuka bwe baagenda; Kubanga entiisa yaabwe yali ebaguddeko.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abamisiri ne basanyuka bwe baagenda, kubanga baali babakubye entiisa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Misiri n’esanyuka bwe baagenda; Kubanga entiisa yaabwe yali ebaguddeko.