Psalms 105:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Munoonye Omukama, munoonye amaanyi ge, munoonye bulijjo amaaso ge.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Munoonye Mukama n’amaanyi ge; mumunoonyenga ennaku zonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Munoonyenga Mukama n'amaanyi ge; Munoonyenga amaaso ge ennaku zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mweyune Mukama era n'amaanyi ge, mumweyunenga bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Munoonyenga Mukama n'amaanyi ge; Munoonyenga amaaso ge ennaku zonna.