Psalms 105:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yaggyayo abantu be mu ssanyu, abalondemu be, wakati mu kujaganya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu be yabaggyayo nga bajaguza, abalonde be nga bayimba olw’essanyu.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'aggyamu abantu be n'essanyu, N'abalonde be n'okuyimba.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyeyava aggyayo abantu be, be yalonda, ne bavaayo nga basanyuka era nga bayimba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'aggyamu abantu be n'essanyu, N'abatonde be n'okuyimba.