Psalms 105:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abawa ensi z'amawanga ne basikira abantu bye baateganira,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yabawa ensi eyali ey’amawanga amalala, ne basikira ebyo abalala bye baakolerera;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abawa ensi ez'amawanga; Ne batwala ne balya emirimu egy'amawanga:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abawa ensi z'ab'amawanga amalala, ne bafuna ebyo abalala bye baateganira okulima,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abawa ensi ez'amawanga; Ne batwala ne balya emirimu egy'amawanga: