Psalms 105:6 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ayi ezzadde lya Yiburayimu omuweereza we, ayi bazzukulu ba Yakobo abalondemu be!
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
mmwe abazzukulu ba Ibulayimu, abaweereza be mmwe abaana ba Yakobo, abalonde be.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mmwe ezzadde lya Ibulayimu omuddu we, Mmwe abaana ba Yakobo, abalonde be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
mmwe ezzadde lya Aburahamu omuweereza we, mmwe bazzukulu ba Yakobo abalondemu be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mmwe ezzadde lya Ibulayimu omuddu we, Mmwe abaana ba Yakobo, abalonde be.