Psalms 105:7 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yennyini ye Mukama, Katonda waffe; ennamula ye eri wonna mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ye Mukama Katonda waffe; ye alamula mu nsi yonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo ye Mukama Katonda waffe: Emisango gye gibuna ensi zonna.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye Mukama Katonda waffe, ye asalawo ensonga z'ensi zonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo ye Mukama Katonda waffe: Emisango gye gibuna ensi zonna.