Psalms 105:9 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
endagaano gye yakola ne Yiburayimu, ekirayiro kye yalayirira Yizaake.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
ye ndagaano gye yakola ne Ibulayimu, era kye kisuubizo kye yalayirira Isaaka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Endagaano gye yalagaana ne Ibulayimu, N'ekirayiro kye yalayirira Isaaka;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ye ndagaano gye yakola ne Aburahamu ne bye yasuubiza Yisaaka ng'alayira n'okulayira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Endagaano gye yalagaana ne Ibulayimu, N'ekirayiro kye yalayirira Isaaka;