Psalms 106:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abawonya emikono gy'ababakyaye, yabalokola mu mikono gy'omulabe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yabawonya abalabe baabwe; n’abanunula mu mikono gy’abo ababakyawa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abalokola eri omukono gw'oyo eyabakyawa, N'abanunula mu mukono gw'omulabe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yabawonya ababakyawa n'abaggya mu buyinza bw'abalabe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abalokola eri omukono gw'oyo eyabakyawa, N'abanunula mu mukono gw'omulabe.