Psalms 106:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Amazzi ne gabuutikira abababonyaabonya, ne watawonawo n'omu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Amazzi ne gabuutikira abalabe baabwe; ne wataba n’omu awona.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Amazzi ne gabikka ku balabe baabwe: Ne watasigalawo n'omu.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abalabe baabwe battibwa amazzi ne watasigalawo n'omu.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Amazzi ne gabikka ku balabe baabwe: Ne watasigalawo n'omu.