Psalms 106:15 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yabawa bye baasaba, naye n'abasindikira ekirwadde ekikenenya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bw’atyo n’abawa kye baasaba, kyokka n’abaleetera n’olumbe olw’amaanyi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abawa bye baasaba; Naye n'abaleetera endwadde enzibu nezireta obukovvu mu mmeeme yaabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abawa bye baamusaba, kyokka n'abaleetera okwennyamira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abawa bye baasaba; Naye n'aleeta obukovvu mu mmeeme yaabwe.