Psalms 106:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu lusiisira baakwatirwa Musa obuggya, ne Aroni omutukuze w'Omukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Nga bali mu lusiisira baakwatirwa obuggya eri Musa ne Alooni abalonde ba Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ne bakwatirwa Musa obuggya nga bali mu lusiisira, Ne Alooni omutukuvu wa Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Nga bali mu lusiisira baakwatirwa Musa obuggya, ne Arooni omutukuvu wa Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era obuggya ne bubakwatira Musa mu lusiisira, Ne Alooni omutukuvu wa Mukama.