Psalms 106:17 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ettaka ne lyasama, ne limira Datani; ne libuutikira ekibinja kya Abiramu.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ettaka ne lyasama ne limira Dasani; Abiraamu ne banne ne libasaanyaawo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ensi n'eyasama n'emira Dasani. N'eziika Abiraamu n'ekibiina kye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ensi yayasama n'emira Datani, n'eziika Abiraamu n'ekibiina kye.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ensi n'eyasama n'emira Dasani. N'ebikka ku kibiina kya Abiraamu.