Psalms 106:19 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ku Korebu baakola akayana, ne basinza ekifaananyi kye baafukuta mu kyuma.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baali e Kolebu ne beekolera ennyana; ne basinza ekifaananyi ekyo kye baakola mu byuma bye baasaanuusa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bakolera ennyana mu Kolebu, Ne basinza ekifaananyi ekisaanuuse.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Baasaanuusiza zaabu e Horebu, ne bakolamu ekifaananyi ky'ennyana, ne bakisinza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bakolera ennyana mu Kolebu, Ne basinza ekifaananyi ekisaanuuse.