Psalms 106:2 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ani alittottola eby'amaanyi Omukama bye yakola, alitontoma amatendo ge gonna?
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ani ayinza okwogera ku bikulu Mukama by’akola n’abimalayo, oba okumutendereza obulungi nga bw’asaanira?
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ani ayinza okwatula ebikolwa eby'amaanyi ebya Mukama, Oba okwolesa ettendo lye lyonna?
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ani ayinza okubala eby'amaanyi by'akola, oba okumutenda n'amalayo?
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ani ayinza okwatula ebikolwa eby'amaanyi ebya Mukama, Oba okwolesa ettendo lye lyonna?