Psalms 106:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bawaanyisa ekitiibwa kya Katonda, ne bakiwa ekifaanaanyi ky'ente erya omuddo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekitiibwa kya Katonda ne bakiwaanyisaamu ekibumbe ekifaanana ente erya omuddo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Bwe batyo ne bawaanyisa ekitiibwa kye bandiwadde Katonda; Okuba ekifaananyi ky'ente erya omuddo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekitiibwa kye bandiwadde Katonda, ne bakiwa ekifaananyi ky'ente erya omuddo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Bwe batyo ne bawaanyisa ekitiibwa kyabwe Okuba ekifaananyi ky'ente erya omuddo.