Psalms 106:24 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baanyooma ensi eyeegombebwa; tebakkiriza kigambo kye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baanyooma eby’ensi ennungi, kubanga ekisuubizo kye tebaakirinaamu bwesige.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo, baanyooma ensi ey'okwesiima, Tebakkiriza kigambo kye;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwo ne banyooma ensi ennungi ennyo, kubanga kye yasuubiza tebaakikkiriza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, baanyooma ensi ey'okwesiima, Tebakkiriza kigambo kye;