Psalms 106:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne beemulugunyiza mu weema zaabwe; tebaagondera ddoboozi lya Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Beemulugunyiriza mu weema zaabwe, ne batagondera ddoboozi lya Mukama.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne beemulugunya mu weema zaabwe, Ne batawulira ddoboozi lya Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Beemulugunyiza mu nsiisira zaabwe, ne batawulira Mukama ky'agamba.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne beemulugunya mu weema zaabwe, Ne batawulira ddoboozi lya Mukama.