Psalms 106:26 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'alayira nga bw'ajja okubattira mu ddungu,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyeyava yeerayirira nti alibazikiririza mu ddungu,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyeyava ayimusa omukono gwe gyebali, Ng'alibasuulira mu ddungu:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyeyava abalabula ng'alayira nti alibattira mu ddungu,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyeyava ayimusa omukono gwe gye bali, Ng'alibasuulira mu ddungu: