Psalms 106:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
asaasaanye ezzadde lyabwe mu b'amawanga, abasaasaanye wonna mu nsi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
era nga n’abaana baabwe balisaasaanira mu mawanga ne bafiira eyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era ng'aligwisa ezzadde lyabwe mu mawanga, Era ng'alibasaasaanya mu nsi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
ezzadde lyabwe lisaasaanire mu mawanga, libulire gye liwaŋŋangukira.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era ng'aligwisa ezzadde lyabwe mu mawanga, Era ng'alibasaasaanya mu nsi.