Psalms 106:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Beesiimye abakwata etteeka, abakola ebikolwa eby'obutuukirivu buli kabanga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Balina omukisa abalina obwenkanya, era abakola ebituufu bulijjo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Balina omukisa abakwata by'alagira, N'abo abakola eby'obutuukirivu mu biro byonna!
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ba mukisa abakwata by'alagira, abakola ebituufu bulijjo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Balina omukisa abakwata omusango, N'oyo akola eby'obutuukirivu mu biro byonna.