Psalms 106:33 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kubanga baanyiiza omwoyo gwe, n'ayogera eby'ensumattu n'emimwa gye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
kubanga baajeemera ebiragiro bye, ne kimwogeza n’ebigambo ebitaali bya magezi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga baanakuwaza omwoyo gwe, N'ayogera ebitali bya magezi n'emimwa gye.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
kubanga baamunakuwaza nnyo, n'ayogera nga talowoozezza.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga baali baagala okujeemera omwoyo gwe, N'ayogera ebitali bya magezi n'emimwa gye.