Psalms 106:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Tebaazikiriza b'amawanga Omukama nga bwe yali abalagidde,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abantu be baalwanyisa tebaabazikiriza nga Mukama bwe yali abalagidde,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Tebaazikiriza mawanga, Nga Mukama bye yabalagira;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Tebaasaanyaawo bantu b'amawanga amalala, nga Mukama bwe yabalagira okukola.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Tebaazikiriza mawanga, Nga Mukama bye yabalagira;