Psalms 106:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
wabula beetabika n'ab'amawanga, ne bakoppa empisa zaabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye beetabika n’abannaggwanga ago ne bayiga empisa zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ne beegatta n'amawanga, Ne bayiga empisa zaabwe:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye ne babeetabamu, ne bayiga empisa zaabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne beegatta n'amawanga, Ne bayiga emirimu gyabwe: