Psalms 106:36 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Baasinza ebifaananyi byabwe ebya balubaale; ne bibafuukira omutego.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baasinza ebifaananyi ebikole n’emikono eby’amawanga ago ne bibafuukira omutego.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne baweereza ebifaananyi byabwe; Ebyabafuukira ekyambika.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne baweereza balubaale baabwe, ekyabaleetera okugwa mu kabi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne baweereza ebifaananyi byabwe; Ebyabafuukira ekyambika.