Psalms 106:37 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Batabani baabwe ne bawala baabwe ne babatambirira emisambwa.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Baawaayo batabani baabwe ne bawala baabwe eri bakatonda abo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Weewaawo, baawangayo batabani baabwe ne bawala baabwe eri bassetaani.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Emizimu emibi ne bagitambiriranga abaana baabwe abalenzi n'abawala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Weewaawo, baawangayo batabani baabwe ne bawala baabwe eri bassetaani.