Psalms 106:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe butyo obusungu bw'Omukama ne bweserera ku bantu be, ne yeetamwa obusika bwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mukama kyeyava asunguwalira abantu be, n’akyawa ezzadde lye.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Obusungu bwa Mukama kyebwava bubuubuuka eri abantu be, N'atamwa obusika bwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mukama kyeyava asunguwalira abantu be, n'abatamirwa ddala.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Obusungu bwa Mukama kyebwava bubuubuuka eri abantu be, N'atamwa obusika bwe.