Psalms 106:41 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abawaayo mu mikono gy'ab'amawanga, ababakyaye ne babafuga.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abawaayo eri amawanga amalala, abalabe ne babafuga.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abawaayo mu mukono gw'amawanga; N'abo abaabakyawa ne babafuga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'abawaayo mu buyinza bw'amawanga amalala, abaabakyawa ne babafuga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abawaayo mu mukono gw'amawanga; N'abo abaabakyawa ne babafuga.