Psalms 106:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abalabe baabwe baabalabya ennaku, ne bassibwa mu buyinza bwabwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abalabe baabwe ne babanyigiriza, ne babatuntuza nnyo ddala.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era abalabe baabwe ne babajooga, Ne bajeemulwa wansi w'omukono gwabwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Omulabe waabwe n'ajooga, n'afuga abo n'akamala!
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era abalabe baabwe ne babajooga, Ne bajeemulwa wansi w'omukono gwabwe.