Psalms 106:44 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yalaba okubonaabona kwabwe, ng'amaze okuwulira okulaajana kwabwe;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe yawulira okukaaba kwabwe, n’abakwatirwa ekisa;
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era naye n'atunuulira ennaku zaabwe, Bwe yawulira okukaaba kwabwe:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka ye bwe yawuliranga nga bakaaba, ng'abalumirwa olw'obuyinike bwabwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era naye n'atunuulira ennaku zaabwe, Bwe yawulira okukaaba kwabwe: