Psalms 106:6 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Twayonoona nga bajjajjaffe bwe baakola; twasobya, twakola bubi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Twonoonye, nga bajjajjaffe bwe baakola; tukoze ebibi ne tusobya nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Twayonoona ffe ne bajjajjaffe, Twakola ebitali bya butuukirivu, twakola obubi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Twayonoona nga bajjajjaffe, twakola ebibi ebitasaana.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Twayonoona ffe ne bajjajjaffe, Twakola ebitali bya butuukirivu, twakola obubi.